Olunnaku olw’eggulo, Yoweri Kaguta Museveni owa National Resistance Movement (NRM) yabadde mu disitulikiti y’e Adjumani ate akawungeezi yabadde mu disitulikiti y’e Amuru.
Wabula mu disitulikiti zonna, yalaze nti ddala akyalina obuwagizi bw’abantu.