Omulenzi naye musanyufu!

Mu nsi y’omukwano, ebiwa omuntu essanyu si bingi wadde abamu balowooza ssente zokka.
Okusinzira ku bakugu mu nsonga z’omukwano omuli Ssenga Kawomera, omuntu okuba omusanyufu mu birowoozo, kye kisinga byonna mu laavu.

Vidiyo eno eri ku mukutu gwa Instagram, omuwala alaga nti yabadde musanyufu nnyo olw’omugenzi agambibwa okuba muganzi we okulemwa okumusitula.

Omulenzi okulemwa, omuwala yafunye ku ssanyu n’okulaga kye bayita ‘work’ 2022.

Vidiyo!