Mu nsi y’omukwano, akaboozi kye kimu ku kintu, ekisinga okuwangaza omukwano mu baagalana.
Olunnaku olwaleero, Ssenga Kawomera akuleetedde ebika by’obukyala (vuvuzera) eby’abakyala bonna mu nsi yonna.
Ssenga Kawomera agamba ntin abakyala bangi tebeemanyi ate n’abasajja bangi ensonga z’omukwano tebazimanyi.
Abakyala balina ebika 3 eby’obukyala.
Obukyala Obw’olusoggo!
Ssenga Kawomera agamba nti obukyala bw’olusoggo tebulina matama kyokka bulina olubalaza nga lugazi bulungi omusajja yenna okusamba obulungi omupiira. Agamba nti okuva waggulu nga bugazi bulungi kyokka ne butuuka wansi ne bufunda, y’emu ku nsonga lwaki babuyita bwa lusoggo.
Mungeri y’emu agamba nti obukyala bw’olusoggo tebulina matama era abakyala webatyo, batuuka mangu ku ntikko nga bali mu kaboozi.
Ssenga agamba nti omukyala yenna nga talina ttama, omusajja yenna kimwanguyira okumutuusa ku ntikko.
Obukyala bw’ekinyi. Omukyala yenna ng’alina ekinyi, aba alina amatama amanene n’olubalaza kuba aba alina omubiri nga munene bulungi nnyo. Omukyala yenna ng’ategeera kye bayita okwefaako, ayinza okulumya buli musajja kuba amatama gaayo, gayinza okugejja obulungi.
Ssenga Kawomera agamba nti wadde omukyala yakyalira ensiko, singa afuna amatama nga manene bulungi, gayinza okukendeza emiguwa era omusajja ayinza okulowooza nti omukyala emiryango miggule.
Omukazi ng’alina amatama amanene, singa ayambala engoye ezimukwata obulungi, buli musajja aba amwegomba kuba ffiiga yonna eba evuddeyo bulungi.
Omukyala ng’alina ekinyi, ebintu 90 ku 100, alwawo okutuuka ku ntikko, omusajja yenna alina okumunoonya ennyo, okusobola yenna okwesumulula.
Omusajja ng’alina amaddu, ayinza okulemwa okutuusa omukyala w’ekinyi ku ntikko kuba omubiri omunene gwetaaga omuntu ategeera ensonga z’okusinda omukwano.
Waliwo vuvuzera y’ensinisi. Okusinzira ku ssenga Kawomera, omukyala ng’alina obukyala bw’ensinisi, aba talina njawulo wakati wa matama n’olubalaza, byonna biba byenkana obunene.
Omukyala ng’alina ensinisi, bw’aba ayimiridde, wakati mu bisambi wasigalawo omuwaatwa mu maggulu.
Abamu baba balina ensonyi era bw’aba aseka, ayinza okutya okulaga amannyo.
Ssenga Kawomera era agamba nti wadde banyumirwa mu kusinda omukwano, yetaaga omusajja nga mukwatampola kuba ayinza okulemwa okumutuusa ku ntikko.