Ssentebe w’ekibiina ki National Resistance Movement (NRM) Yoweri Kaguta Museveni alaze lwaki bannayuganda bagwanidde okumwesiga okusigala mu ntebe y’obwa Pulezidenti
Pulezidenti Museveni olunnaku olw’eggulo yabadde Madi Okollo ate akawungeezi abadde mu Arua ku kisaawe kya Arua City Golf Course.
Museveni agamba nti ebintu byakoledde eggwanga lino, Bannansi basanidde okuddamu okumwesiga.
Ebimu ku bikoleddwa mwe muli ensonga
- Y’emirembe mu ggwanga lyonna
- Okutumbula ebyenfuna
- Okuwa abaana eby’enjigiriza
- Okutumbula eby’obulamu n’ebirala.















Ebirala ebifa mu ggwanga – https://www.youtube.com/watch?v=f7o1WhL9stc&t=1s