Kyaddaki wuuno omusajja agambibwa okufulumya ebifaananyi by’omuwala Martha Kay ng’ali bukunya sabiti eno ku Lwokutaano.
Okusinzira ku vidiyo ku mukutu gwa Mama Uganda, omusajja ye Banet era kigambibwa ye ne Martha baludde nga baagalana.
Okusinzira ku bubaka obuli mu vidiyo, Banet agamba nti Martha okwenda ku basajja abalala y’emu ku nsonga lwaki yafunye obusuungu, kwekusalawo okufulumya ebifaananyi bye ng’ali bukunya.
https://www.youtube.com/watch?v=2fim0UgAi9M