Kyaddaki omuyimbi Grenade avuddemu omwasi ku by’okwagala muwala wa Frank Gashumba, Sheilah Gashumba.
Grenade agamba nti abantu balina okukimanya nti Sheilah yali muninkini wange kyokka mu kiseera kino alina omusajja God’s Plan ate nange ninga omukyala omulungi.


Grenade era agambye nti wadde Sheilah muwala mulungi nnyo, “nze namuvinga dda, nina omukyala, nze ne Sheilah tuli bakyali, eby’omukwano byagwawo dda kuba byali byakito“.

Related Stories
Revealed!! Sheila Gashumba ditched God’s Plan only after learning that he was as broke as a church mouse

Sheila Gashumba ditched God's Plan because he ran broke. She is now dating rapper and Read more

‘Sheila Has No Water’..Top Source Reveals Why God’s Plan Finally Dumped Pencil Thin Socialite

'Sheila Had No Water'..Top Source Reveals Why God's Plan Finally Dumped Pencil Thin Socialite Yesterday Read more

Grenade era agambye nti talina buzibu bwonna ne God’s Plan kuba buli omu akola mirimu gye era ebyogerwa nti waliwo okulwanagana wakati waabwe, bigendereddwamu kuttatana linnya lye ekiyinza okuvaako okusanyalaza talenti ye.

Kigambibwa God’ Plan yabadde agezaako okukuba Grenade oluvanyuma lw’okufuna amawulire nti yazeemu okuwuga mu vuvuzera ya mukyala we Sheilah.