Jazmine akkiriza atandiise okufuna feeling!

Omuyimbi Lydia Jamzine ku myaka 30, ayongedde okulaga nti ddala anoonya musajja ayinza okumuteeka mu maka newankubadde tayinza kukiraga mu lwatu.
Jazmine ng’abayimbi abalala, ayongedde okweyambisa ennyimba, okulaga ekiri ku mutima gwe ku nsonga z’omukwano.

Mu kiseera kino, Jazmine talina musajja amanyikiddwa wabula kigambibwa ali mu laavu n’omu ku bagagga b’omu Kampala mu nkukutu.
Gye buvuddeko, ebigambo bibadde biyitingana nti Jazmine ali mu laavu ne muyimbi munne Lydia Jazmine kyokka bombi bagamba nti bo ng’abayimbi balina okukolagana wabula tebali mu laavu.

Jazmine

Mu 2018, ebigambo byatambula nti omuyimbi Eddy Kenzo yali mu laavu ne Jazmine era mbu y’emu ku nsonga lwaki Rema Namakula yafuna obutakaanya ne bba Kenzo ssaako n’okwawukana.
Wadde byali byogerwa nti Kenzo ne Jazmine bali mu laavu, tewali muntu yenna alina bujjulizi ku nsonga ezo.

Jazmine mu feeling

Ku mukutu ogwa Instagram, Jazmine asobodde okuteekayo ekifaananyi era amangu ddala yagambye nti, “Ntandise Okufuna #FEELING“.

Jazmine alina oluyimba ne Grenade oluyitibwa Feeling, ‘Ntandise okufuna Feeling (Feeling), Ntandise okuzifuna oh mama yeah, Life okugiwa meaning (meaning) Nga nnungi okugifuna oh maama nze, Babe, Manya ndi willing, Willing okukuwa Love kuba onsimbye“.

Wabula kabiite w’omuyimbi Bebe Cool, Zuena Kirema naye asobodde okweyambisa omukutu ogwa Instagram era mu bigambo bye agambye nti ‘Kyokka Baby‘.

Ate Yiino List y’abayimbi abawangudde award mu Zzina Awards

Artist of The Year • Pallaso (Winner)

Song of the Year. • Malamu – Pallaso (Winner)

Best Female Artist • Spice Diana (Winner)

Best Male Artist • Pallaso (Winner)

Best Producer • Daddy Andre (Winner)

Best Fans Team • Fameicans (Winner)

Best LugaFlow/Rap Song • Buligita – Fik Fameica (Winner)

Best LugaFlow/Rap Artist • Fik Fameica (Winner)

Best Dancehall Song • Tumbiza Sound – Eezzy (Winner)

Best Dancehall Artist • Vyper Ranking (Winner)

Breakthrough Artist • Victor Ruz (Winner)

Best Contemporary Urban Song • Ebisooka N’ebisembayo – Dre Cali (Winner)

Best Contemporary Urban Artist • Dre Cali (Winner)

Best Afro Beat Song • Tweyagale – Eddy Kenzo (Winner)

Best Collaboration • Andele – Daddy Andre ft Nina Roz (Winner)

Best Song Writer • Daddy Andre (Winner)

Best Comedian • Maulana & Reign (Winner)

Best Inspiration Song • Corona Virus Alert – BobiWine ft Nubian Li (Winner)

Sports Personality of the Year – Cheptegei Joshua

Legend of the year – Afrigo Band

Ebirala ebifa mu ggwanga – https://www.facebook.com/GalaxyFm1002/videos/3775826292528790