Abamu ku bagoberezi b’omuyimbi Bebe Cool, bavuddeyo ku bigambibwa nti Bebe asimattuse amasasi.
Bebe Cool agamba nti waliwo omusajja ayagadde okumukuba amasasi oluvanyuma lw’okutomera emmotoka ye wabula waliwo omusirikale asobodde okuyamba, ne bamugyako emmundu n’omusajja ne bamukwata.
Agamba, omusajja oluvanyuma atwaliddwa ku Poliisi y’e Ntinda.
Bebe Cool era agamba nti omusirikale amulagidde okugenda ku Poliisi okukola sitetimenti wabula abadde yakatuuka ku Poliisi, mikwano gy’omusajja abadde akwattiddwa, gituuse ne giteeka abasirikale ku middumu gy’emmundu.
Abasajja bamulagidde okuva mu kifo era awonye okukuba essasi bw’abadde adduka okugenda mu mmotoka ye, okudduka okuva mu kifo.
Wabula wadde alamboze embeera yonna, abamu ku bawagizi be bamusekeredde nga bagamba nti y’omu ku bannayuganda abawagira Gavumenti ya NRM era kati talina kyabagamba.

Natamba Treasure – Let me tell u Bebe u supported m7 everyone respects him in the military but for Muhoozi please sit down. U dont know what is in m7’s family there are fighting each other now en who will suffer? Their supporters so be bobi, be muhoozi, be those Generals please Bebe Cool be a side let them fight their battles!!

Carson Nelson Makhosi – Some people think they are above the law coz of their ‘connections’. It reminds me of Kanyamunyu’s story. Thank God you are safe.

Gordon Akambaho – What exactly happened all this to happen? Also don’t be using your position to disrespect other people u don’t know their responsibilities.

Joel Ssemakula – They are securing your future.

Daphine Namuz Miracle – Those a muhoozis body guards oba olina gwewasobeza mu state house dayo wetonde Nrm oyeeeee

Gerald Salvado – Securing your future.

Enock Vîçťøř Ñøřmäñ – How did all this start ?? I think I wanna dig it from the Genesis then I will round it off Kubanga Tujjakiwulira nno tekisosodde olaba beegeza muggwe Olwo ffe abasula mukikoni.

Shardy Heat Shadrack – But guns are everywhere today in our country , people are killed on a daily basis and no one cares , Mr big size these are the things the opposition say and you people say its propaganda . Munange mweno gvmnt kasita obera nomunene muyyo kyangu okufuna emundu era osobola kuba gwoyagala esasi, now imagine singa abadde common civilian singa kati muffu.

Hope Mourisha Eunice – Go slow with these men in power … you may make ur last breath before u know it… every1 thinks u get it so easy …. Lay low like an evelope Bebe Cool

Jonathan Jona – Bogus, mujakiwulila, Ugandans have been crying of the same issues and you have been saying it’s politics uganda is fine and safe. Your future is secure, now why did you run away. You would have called muholozi to rescue u. When the country gets out of control those so called muhozi won’t be around when their shooting at you small boy.

Vidiyo!

https://www.galaxyfm.co.ug/wp-content/uploads/2022/06/Bebe-Cool-1.mp4

Ebirala ebifa mu ggwanga – https://www.youtube.com/watch?v=5yla7OaUcQA