Omuwala ali mu myaka 28 akubye enduulu ng’ali mu loogi, omuvubuka ali mu myaka 35, bw’amukubye waya okumala essaawa ezigenda mu 2.
Omuwala ategerekeseeko erya Stella bamuggye mu loogi nga yenna alaga nti alumwa ebitundu by’ekyama era abadde mu maziga mu bitundu bye Bwaise.
Stella nga y’omu ku bawala abaludde nga benyigira mu kutunda akaboozi, agamba nti akawungeezi k’olunnaku olw’eggulo, omuvubuka yamutuukiridde nga yetaaga omukwano.
Agamba nti omusajja yamusabye ekiro kiramba era bakaanyiza ssente emitwalo 5.
Stella era agamba nti omusajja yakkiriza ssente era yamusuubiza okumukubira essiimu oluvanyuma lw’okutunda emmaali mu Kampala.
Ku ssaawa 3 ez’ekiro, Stella yafunye essiimu ng’alina okulinya bodaboda okugenda ku loogi emu, (erinnya lisirikiddwa), okusanyusa omusajja ku ssente emitwalo 5.
Lwaki akubye enduulu!
Stella agamba nti yatuuse ku musajja nga yenna musanyufu era amangu ddala yamusabye amutwale okulya emmere.
Ku ssaawa 6 ez’ekiro oluvanyuma lw’okulya emmere n’omwenge, omusajja yakutte Stella ku mukono, okumutwala mu kifo kya loogi.
Nga batuuse mu loogi, omusajja yatandikiddewo ensonga z’omukwano.
Stella agamba nti omusajja yabadde munene bulungi era ebikolwa byonna yabadde alaga nti ategeera kye bayita omukwano.
Mu kusooka, omusajja yakubye empiki eddakika 10 zokka era yabadde akooye nga balina okwebaka.
Wabula ku ssaawa 11 ez’okumakya, omusajja yazzeemu okusinda omukwano era Stella agamba nti wadde naye yabadde yategese bulungi ddala, omusajja yagaanye okukoowa.
Ku ssaawa 12:00 ez’okumakya, Stella yakubye enduulu okuyambibwa ng’omusajja alemeddeko kyokka ye (stella) yabadde akooye nnyo.
Omu ku bakozi ku loogi, yasobodde okuyita bakozi banne okuyamba omukyala eyabadde akuba enduulu, okuyingira munda, nga Stella asaba kuyambibwa ng’omusajja alemeddeko, okweyongera omukwano.
Stella Adduse!
Stella wakati mu kulukusa amaziga, yadduse mu kinaabiro era yavudde mu kinaabiro okudda awaka, nga yenna alaga nti bukya afuna basajja mu kutunda omukwano, ku mulundi guno, yafunye omusajja mu basajja.

Ebirala ebifa mu ggwanga – https://www.youtube.com/watch?v=N41xNVEICnU