Omuwala ali mu myaka 30, adduse mu kisenge, olwa muganzi we okumukalakata mu kusinda omukwano okumala essaawa eziwerako.
Omuwala agamba nti wadde omusajja amwagala nnyo, abadde mu kikolwa naye okumala essawa ezigenda mu 3, nga talina sigino yonna nti asemberedde okutuuka ku ntikko.
Mu vidiyo ng’asaba obuyambi n’okusaba muganzi we okumusonyiwa, omuwala abadde alaga nti simwetegefu kudda mukwano kuba abadde akooye nnyo omubiri gwonna.

Wadde abadde alaga nti akooye, omusajja naye abadde alemeddeko kuba abadde alaga nti tannamatira.
Akubye enduulu okuyambibwa era mu vidiyo eri mu kutambula ku mikutu migatta bantu, waliwo abantu abazze okutaasa ng’abadde akooye akaboozi.

Ebiriwo biraga nti omuwala munnansi wa Nigeria oba Ghana.

Vidiyo!

Ebirala ebifa mu ggwanga – https://www.youtube.com/watch?v=rJp6XBD4eEM&t=73s