Slay Queen ali mu myaka 25 – 30 asabbalaza abasajja mu bbaala, bw’atuuse okulya obulamu nga tali mu mpale y’omunda.
Ng’omuwala omulala yenna, vidiyo eraga nti Slay Queen abadde musanyufu nnyo nga tafaayo ku nnyambala ye kuba yavudde awaka ng’akimanyi bulungi talina mpale.

Mu bbaala, obwedda ali ne mikwano gye nga banywa ebika by’omwenge eby’enjawulo wakati mu kukuba omuziki n’okulaga bawala banne nti ddala y’omu ku bawala abalina ennene.

Wadde abasajja basigadde basabbaladde, omuwala abadde alaga nti buli muntu wadde okukwata vidiyo kuba ye tafaayo ku bigambo by’abantu.

Vidiyo

Ebirala ebifa mu ggwanga – https://www.youtube.com/watch?v=rJp6XBD4eEM