Omu ku bayizi ku Yunivasite y’e Ndejje avuddeyo ku bigambibwa nti omuwala ali mu katambi mu bikolwa by’okusinda omukwano, asoma ku Yunivasite yaabwe.

Mu vidiyo, omuwala yakoze ebintu eby’enjawulo omuli okukwatirira ebitundu by’ekyama, okubikuba engalo mu ngeri y’okusabbalaza omusajja ssaako n’okuwanika amaggulu okulaga enkula ye yonna mu bukyala.

Ate mu vidiyo endala, omuwala yabadde mu kaboozi n’omulenzi era yabadde alaga nti akola ekimu ku bintu ebimuwa essanyu kuba alaga nti yabadde anyumirwa nnyo.

Wakati mu kusinda omukwano, tekimanyiddwa ani yakutte vidiyo kuba mu kiseera kino eyongedde okutambula ku mikutu migatta bantu n’okusingira ddala ogwa WhatsApp.

Ebikwata ku muwala!

Okuva olunnalu olw’eggulo, oluvanyuma lw’abantu okulaba ku vidiyo, bangi bagamba nti omuwala y’omu ku bayizi ku Yunivasite y’e Ndejje.

Ndejje nga Yunivasite erina amatabi 2 okuli Kampala ku Balintuma Road ne mu bitundu bye Ndejje ku luguudo lwe Bombo, Kampala – Gulu.

Omu ku bayizi ayogedde!

Omu ku bayizi ku Yunivasite y’e Ndejje ettabi lye Bombo, agamba nti wadde akatambi kali mu kutambula ku mikutu migatta bantu, omuyizi ali mu vidiyo, tamanyikiddwa ku Yunivasite.

Omuyizi wadde agaanye okwatuukiriza erinnya lye, agamba nti, “mwana gwe okuva olunnaku olw’eggulo vidiyo zitambula era bangi bagamba nti omuwala asomera ku yunivasite yaffe, naye nze simumanyi era simulabangako. Ayinza okuba asomera ku Ndejje naye mu Kampala naye bwe kiba kituufu, atuswazizza“.

Mungeri y’emu agamba nti, “Nze ndi mu 3rd year era nsoma by’amawulire kyokka ebbanga lyonna nga ndi ku Yunivasite, abaana bambi si baseegu era i can confrim, omuwala tamanyikiddwa ku Yunivasite‘.

Mu kiseera kino ebigambo bikyatambula ku vidiyo wabula tewali bukakafu bwonna bulaga nti ddala omuwala ali ku Yunivasite bwe kiba kituufu, yabadde mu kaboozi ng’omuntu omulala yenna.

Ebirala ebifa mu ggwanga – https://www.youtube.com/watch?v=IhOrhMFuZb8&t=4s