Enzina empya….

Mu nsi yonna, abantu balina engeri ez’enjawulo ez’okulya obulamu n’okusasaanya ku ssente zaabwe.
Mu Uganda, waliwo obulamu bw’emisana n’ekiro era olunnaku olwaleero, kigatto waffe akuleetedde obulamu bw’ekiro.

Mu kulya obulamu mu bbaala ekiro, abantu bakola ebintu eby’enjawulo, okufuna essanyu nga tebalina wadde ensonyi.
Kigatto waffe bwe yabadde mu bbaala, emu kwezo eziri mu Kampala, naye yasobeddwa oluvanyuma lw’okulaba engeri abantu gye balya obulamu.

Laba sikiiru


Mu vidiyo, omuvubuka yabadde ne mukwano gwe mu bbaala nga bali mu ntebe bazina era enzina y’omuvubuka, yawadde omuwala essanyu.

Mu ngeri y’okusiima, omuwala yawadde omuvubuka omukisa okuzina okutuusa bwe yakooye nga bali mu ntebe, ekyawadde abantu enseko.

VIDIYO!

Ebirala ebifa mu ggwanga – https://www.youtube.com/watch?v=swbD5hycS4Q