Waya y’omusiguze yinki 8 ewadde muk’omusajja essanyu, yeekutte vidiyo nga gwonna gumubuliddemu akanudde amaaso mu nju ya bba.

Omusajja ali mu myaka 40 ategerekeseeko erya Kei, awadde muk’omusajja essanyu mu nsonga z’omu kisenge.

Okusinzira ku vidiyo, omukyala alaga nti abadde alina ennyonta y’akaboozi wadde mukyala mufumbo.

Mu vidiyo, omukyala yakoze ebintu eby’enjawulo, okulaga nti afunye omukisa okuddamu okufuna kaboozi.

Abadde mu kikolwa

Wakati mu kikolwa, ng’omuntu omulala yenna alina ennyonta, n’omukyala alaze nti abadde mu ssanyu kuba akoze ebintu eby’enjawulo ng’akabonero akalaga nti anyumirwa ebigenda mu maaso.

Omukyala, yeekutte vidiyo nga gwonna gumubuliddemu akanudde amaaso ssaako n’okusimba amannyo olwa waya yinki 8 okumutuuka ku ntobo ya vuvuzera.

Vidiyo eraga nti omukyala n’omusajja bonna bannansi ba Ghana era omukyala yasobodde okuleeta omusajja mu nju ya bba mu kisenge kyabwe olwa bba okugenda safaali.

Ssenga Kawomera ayogedde!

Oluvanyuma lwa vidiyo okutambula ennyo, Ssenga Kawomera alabudde abasajja okweddako.

Wadde omukyala yakoze nsobi okutwala omusiguze mu nju ya bba, Ssenga Kawomera agamba nti abasajja bangi bavaako abakyala okukola ensobi.

Ssenga Kawomera agamba nti abakyala bangi balina ssente, nga banoonya kintu kimu mu bulamu, mukwano.

Agamba nti n’abakyala bantu, balina filingi nga kiswaza abasajja okulowooza okunoonya ssente buli lunnaku.

Kawomera agamba nti wadde omusajja anoonya ssente, alina okuwa omukyala akadde mu nsonga z’omu kisenge kuba y’emu ku mpagi, okutambulira amaka.

Singa omusajja alemwa okusanyusa omukyala mu nsonga z’omu kisenge, kye kivaako obwenzi mu maka.

Ebirala ebifa mu ggwanga – https://www.youtube.com/watch?v=nMcAwbYR2gA