Omuwala atabukidde omusajja oluvanyuma lw’okusinda omukwano ekiro kiramba.
Okusinzira ku vidiyo eri mu kutambula ku mikutu migatta abantu, omuwala avudde mu mbeera olw’omusajja okugaana okumuwa ssente ze.
Mu vidiyo, alaga nti yakaanyiza n’omusajja okusinda omukwano oluvanyuma amuwe ku ssente kyokka oluvanyuma lw’omusajja okulya ebintu bye, ate yabadde amugoba nga tamuwadde wadde 100.
Omuwala yavudde mu mbeera ng’awakanya eky’omusajja okulya ebintu bye ku bwereere era yakubye ebitundu by’ekyama empi nti tagenda kulya ya bwereere.
Mu Uganda, ebikolwa by’abasajja okutwala abakyala mu loogi oba mu maka gaabwe okusinda omukwano kyokka ne bagaana okubasasula byeyongedde.
Ebikolwa ebyo, bivuddeko bangi ku bakyala okuttibwa ssaako n’abasajja.

VIDIYO!

Ebirala ebifa mu ggwanga – https://www.youtube.com/watch?v=WP-x9T57kLU