Abazungu bakoze ddole egenda okweyambisibwa abasajja okunyumya akaboozi. Ddole etumiddwa Samantha era bagikoze okuyamba abasajja abagala okunyumya akaboozi nga tebalina bakyala. Mu kiseera kino ekyali mu sitoowa mu kibuga Barcelona ekya Spain.