
Omuwala asabalaza abasajja ku mikutu egyenjawulo omuli omu Face Book, WhatsApp n’emirala mu kadiyo ng’azina oluyimba Mu Bikopo olwa Aziz Azion.
Oluyimba olwo luyina vidiyo 2 omuli abaana nga bazina ne y’omuyimbi Aziz kyoka kati mwana muwala ayingizaawo okuvuganya okugwe.
Kigambibwa omuwala ye Sarah Nakato era vidiyo ekyamudde omuyimbi Aziz Azion nagyesindikira ku Instagram.
Ku bonna ani, asinga?
https://www.instagram.com/p/Bear2XJnpwe/
