Cindy ku Siteegi
Cindy ku Siteegi

Omuyimbi Cindy Sanyu asomozeza abasajja mu konsati y’omuyimbi Fille Mutoni eyabadde ku Golf Course Hotel mu Kampala olunnaku olw’eggulo ku Lwomukaaga.
Abantu basobodde okujjuza ekifo okuva mu bitundu bya Kampala ebyenjawulo era File yasobodde okulaga nti y’omu ku bayimbi abakyala abalina ekitone mu kuyimba.
Cindy ku Siteegi
Cindy ku Siteegi

Omuyimbi Cindy y’omu kwabo abasobodde okukyamula abadigize era yalinye ku siteegi n’abazinnyi be, endulu nesanikira ekifo kyona.
Cindy n’abazinnyi obwedda bazzina nga basomooza abantu era abasajja bangi bawuliddwako nga bagamba omwana alina ethambi era katonda yamuwa, oyo nakiriza okugenda naye mu kisenge, siyinza kwambala kondomu kuba talimu kirwadde kyona.
https://www.youtube.com/watch?v=2sya-NRNP8E