Omuvubuka awambye Kampala mu kuyiwayiwa ssente Brian Kirumira amanyikiddwa nga Bryan White atongoza oluyimba olwayimbiddwa abayimbi abenjawulo okuli Weasel Manizo, Cinderella Sanyu ne Dj Micheal nayiwa omusimbi.
Bryan White agamba nti bagenda kweyambisa oluyimba okutambula eggwanga lyona okutunda n’okumanyisa abantu ekibiina kye ekya Bryan White Foundation ekigenda okuyamba abantu mu ngeri ezenjawulo.
https://www.youtube.com/watch?v=5ypMQVFYZNQ