Zzina Awards 2017
Zzina Awards 2017

Kyaddaki laadiyo esinga obuganzi mu Uganda eya 100.2 Galaxy FM erangiridde abayimbi abagenda okukyamula abadigize ku mikolo gya Zzina Awards sabiti ejja ku Lwokuna nga 29, March, 2018 ku Sky beach, Freedom City e Namasuba ku lw’Entebbe.

Zzina Awards 2017
Zzina Awards 2017

Galaxy FM ye laadiyo ekulembeddemu okutumbula talenti z’abayimbi bannayuganda era abayimbi abagenda okuyimba bonna baana baawano.

Zzina Awards 2017
Zzina Awards 2017

Abamu kubbo kuliko Nina Roz, Vinka, B2C, Steve Keys, Fik Fameica n’abalala bangi nnyo n’okujjukira omugenzi Mowzey Radio.

Ku lunnaku olwo, Galaxy FM egenda kujjaganya okuweza emyaka 6 bukya eggulawo.