
Omwana agambibwa okuba munnansi wa Rwanda ayongedde okulaga nti alina ekitone mu kuyimba.
Wadde abazadde bangi batya okukiriza abaana babwe okwesoga ekisaawe ky’okuyimba, omwana asobodde okuyimba oluyimba lwa Sheebah Kalungi ne Ykee Benda olwa Farmer mu Lunyalwanda.

Kino kiraga nti Sheebah ne Ykee Benda y’omu ku bayimbi mu Uganda abasobodde okutunda ennyimba zabwe mu East Africa.
https://www.youtube.com/watch?v=ADk33LCQOKM
