Abawagizi n’abagoberezi ba Edwin Katamba amanyikiddwa nga Mc Kats omukozi ku NBS mu pulogulamu “After 5” bamutabukidde.

MC Kats yasobodde okuteeka vidiyo ku mukutu ogwa Instagram ng’ali n’omuwala bazina bombi ku siteegi mu kifo ekimu ekisanyukirwamu mu Kampala.

MC Kats
MC Kats

Ekisinze okunyiza abawagizi be, MC Kats yasitudde omuwala namuteeka ku fulaayi y’empale kyoka oluvanyuma olugoye lw’omuwala lwebikudde ng’ali mu kapale k’omunda akadugavu.

Ekyabadde ku siteegi, bangi ku bawagizi obwedda bagamba ” Kats mukyala wo Fille Mutoni akkuse kuba omuwala omukubidde amatooke ku siteegi”.

 MC Kats n'omukyala Fille

MC Kats n’omukyala Fille

Mu kiseera kino bangi ku bagoberezi ba MC Kats ku Instagram bogedde bingi ” namazzimariam – Abawala benakuzino tebakyewa kitibwa yade, triciadok – Hope uo kids won’t see t n future, tsam_andrey – Mukama taataaa, whitehaddy – tell him 2 respect himself, mckats respect ur age, tiagozubailYour annoying bro, thts kiddish, aishaanxiousMC KATS ooweende fille kyankukola hahahaha omwerabinde” n’abalala bangi nnyo.