
Mwana muwala Don Zella ayongedde okulaga nti Nalongo kuba talina kigambo kyona kyayinza kutya kwogera ebikwata ku mukwano.
Okuva mu Janwali wa 2018, Don Zella abadde nnyo mu mawulire mu ngeri ezenjawulo omuli okufulumya ebifaananyi ng’ali bwereere, okwambala obugoye obulaga enkula y’omubiri n’engeri endala.

Ku mulundi gonno, Don Zella ayogedde abasajja abayinza okukiriza okuwa omukwano era asinzidde ku waaya zabwe.
Abamu ku bayimbi beyegomba mulimu Eddy Kenzo, Ykee Benda, Peter Miles, Daniel Lubwama Kigozi (Navio) n’abalala.




Mungeri y’emu agambye nti Mile Rwamiti owa Spark TV talina “Work” mu Mpale era waaya gy’alina y’emu n’eya Pemba.
https://www.youtube.com/watch?v=–EnDDuDE_s