
Omubaka omukyala ow’e Buikwe Judith Babirye yayanjudde bba Paul Musoke Ssebulime eri abazadde ku mukolo ogwabaddeko abantu batono nnyo era bokka abalina kaadi ezibayingiza.

Paul Musoke Ssebulime ye mubaka we Njeru Munisipaali era omukolo gwabwe gwabadde ku Las Vegas Bunga.

Omukolo gwasombodde bangi ku babaka ba Paalamenti, aba Famire y’omubaka Musoke ne Judith bokka abalina kaadi ezibayingiza wakati mu byokwerinda era beraze kyebayita amapenzi.
https://www.youtube.com/watch?v=riLD4_IBVMQ