Omuyimbi Diamond Platnumz mu ggwanga erya Tanzania nga yegatiddwako Navy Kenzo bafulumiza vidiyo y’oluyimba Katika, neyugumya Tanzania.
Oluyimba lwa mukwano era mu vidiyo mulimu byanabiwala ebyamyuka ebithambi ng’amatungulu.


Omuyimbi Platnumz wadde alina abakyala n’abaana, ebyana byamulaze ebintu nawuunga.
Mu ggwanga erya Tanzania, Platnumz y’omu ku bayimbi abasinga okukola vidiyo enungi kuba atekamu ssente.

Platnumz ne Zari
Platnumz ne Zari

Abamu ku bawagizi bagamba nti ebyana bimwerabiza Zari Hassana wadde balina abaana ate bayawukana.