Mu Uganda, obwenzi bweyongedde mu bafumbo naye kivudde ku bintu ebyenjawulo omuli abasajja okulemwa okumatiza bakyala babwe mu nsonga z’omu kisenge.

Ku Face Book, omukyala Ritah Kaggwa ataddeyo vidiyo ng’omusajja  asaanze mukyala we loogi mu bwenzi.

Omukyala ategerekeseeko nga Maama Aisha era mbu alina abaana kyoka tasangiddwa mu kapale k’omunda.