Wadde Kim Kardashian 37 alina bba Kanye West 41 era balina baana okuli North, 5, Saint, 2 ne Chicago West myezi 10, omukwano gwabwe gwewunyisa.

Kim Kardashian ne bba Kanye West
Kim Kardashian ne bba Kanye West

Kardashian wadde awangadde ne bba Kanye mu bufumbo obutongole emyaka 4, kirabika akyajjukira ennyo eyali muganzi we Ray J,37.
Waliwo akatambi ku mukutu ogwa “RadarOnline” nga Kardashian ne Ray J bakola ebyewunyisa ebiraga nti bali mu mukwano.


Ray J yakutte ekintu ekifaanagana waaya y’omusajja, Kim Kardashian n’anywegera era oluvanyuma Ray J yanywadde ebintu ebiringa Sisha oba sigala, omukka nagufuuwa mu kamwa ka Kardashian.

Kim Kardashian ne Ray J
Kim Kardashian ne Ray J

Ku lw’obulungi bw’abaana abato n’okutya okusasaanya obuseegu ku mukutu gunno, Okulaba vidiyo, Genda ku https://radaronline.com/exclusives/2018/11/kim-kardashian-ecstasy-drugs-smoking-penis-pipe-gets-high-mariuana-ray-j/