Omuyimbi Fille Mutoni asuubiza okukuuma omukwano gwe eri bba MC Kats.

MC Kats agamba nti wadde abantu babogerera ebigambo ebyenjawulo ku mukwano gwabwe, tewali muntu yenna ayinza kubawula.

MC Kats
MC Kats

Mungeri y’emu agambye nti ensonga balina okuzikwata empola okukuba Fille embaga.

Fille bwabuziddwa lwaki MC Kats yetonda nnyo, agambye nti buli muntu yenna singa akola ensobi, alina okwetonda.

Fille Mutoni
Fille Mutoni

Ku nsonga y’okuyimba “Love Again” Fille agambye nti lwawandiikibwa David Lutalo kyokka yali tategeeza bba MC Kats.

https://www.youtube.com/watch?v=DytO8bl0iDI