Emmanuel Lwasa, omugagga w’e Masaka abikudde ekyama lwaki munnamawulire Zahara Toto amuwalana ate nga baali bamikwano.

Omugagga Lwasa olunnaku olw’eggulo ku Lwomukaaga yayanjuddwa mu bazadde ba mukyala we Angle mu disitulikiti y’e Luweero.

Lwasa ng’ali ku mukolo gw’okwanjula

Wabula bwe yabadde awayamu ne bannamawulire ba Bukedde TV oluvanyuma lw’omukolo, Lwasa yagambye nti, “Zahara Toto yagezaako okuba mukwano gwange ng’akyala nnyo ne ku kiraabu yange ng’ankolako omukwano naye ndowooza yalina kyayagala kye satuukiriza era ku ttiivu ampalana nnyo“.

Lwasa asabye abawala bonna abagezaako okumwesembereza okumwesonyiwa kuba mu kiseera kino omukwano gwonna guli wa Angle.

Related Stories
Lwasa Sent Side Hen Dianah Nabatanzi To Dubai A Week Before Kwanjula Ceremony With Angel

A bonk champ will always be a bonk champ! Latest and exclusive info coming through Read more

Eddoboozi lya Lwasa


READ  Bonk Champ Lwasa Brags And Scoffs At Dianah Nabatanzi;- "No rich man can invest in wedding a female television presenter"