Omubaka w’e Kyadondo East Robert Kyagulanyi Ssentamu (Bobi Wine) n’omuyimbi Nubian Li bafulumiza vidiyo y’oluyimba “Twogere”.

Oluyimba lwa mukwano nga lukubiriza abaagalaba okutuula ne boogera ku nsonga eyinza okuvaako okwawukana.

Kigambibwa vidiyo yakwatiddwa Frank Jah owa Jah Live.

Bobi bukya agenda mu Palamenti alina obudde butono nnyo era y’emu ku nsonga lwaki lwawo okufulumya oluyimba olupya.

https://www.youtube.com/watch?v=ysLL0VxJAHY