Omuyimbi Winnie Nwagi ayongedde okakasa nti ategera ensonga z’omukwano n’okusikiriza abasajja naddala abalina amaddu.

Nwagi afulumiza ekitundu ku vidiyo y’oluyimba lwe “FIREDANCER” kyoka amazima agalimu gagendereddwamu okutigomya waaya z’abasajja.

Mu vidiyo, Nwagi agonda okukira kkapa n’okulaga abantu nti yesobola ku buli mbeera yonna.