
Omuyimbi Diamond Platnumz ajjaguza amazaalibwa ge mu ngeri eyenjawulo era bangi ku mikwano gye bakiriza nti mwana mulenzi alina ssente.
Platnumz yasobodde okuyita mikwano gye era bonna bayambadde byeru mu nkola eyatumiddwa “PlatnumzALLWhiteYACHTPARTY”, eyakulungudde sabiti namba.

Okwambala ebyeru, abamu ku mikwano gya Zari bagamba nti Platnumz atandiise okukopa Zari okutandiikawo “All-white party” kuba mukyala we yali alina Zari Hassan’s All-white party mu mawanga agenjawulo omuli ne Uganda.

Naseeb Abdul Juma amanyikiddwa nga Diamond Platnumz yazaalibwa nga 2, October, 1989, musajja alina omukyala n’abaana.