
Omuyimbi Spice Daina akyamudde abadigize mu bitundu bye Ntebbe era bangi basigadde n’ennyonta y’omuziki.
Spice wadde alina ennyimba mpitirivu nnyo omuli Anti Kale, Nze Akwagala, Bwebityo, Asipola n’endala kyokka oluyimba lwe Ndi Mu Love, lutabudde abakyala b’entebbe.

Abadigize bamusabye Spice okuyimba oluyimba emirundi ebbiri (2) era abawala balabiddwako nga bazina amazina ga kookoonyo.
https://www.instagram.com/p/BqVdHhGFpaD/