
Omuyimbi Jose Chameleone atabukidde abayimbi, abatandiise okufulumya enkalalala eziriko abayimbi engeri gye bakozeemu omwaka omukadde ogwa 2018.
Chameleone agamba nti Uganda ekyakula n’ekisaawe ky’okuyimba ng’abantu balina okukola ebiyamba eggwanga lyabwe mu ngeri ezenjawulo.

Mungeri y’emu agambye nti Bebe Cool alina eddembe okukola ‘List’ y’abayimbi wabula alina okukimanya nti binafuya abayimbi abalala.
Chameleone era agamba nti abantu abamu balina okwesonyiwa eby’okuyimba ne badda mu by’okwekeneenya abayimbi engeri gye bakolamu, ” They make lists we are the listened ones.
Some people must become music analysts and fans.
They should let musicians do the job so they sit and wait to levy.
Any how we didn’t learn to do what we do. We are born like this“.
List ya Bebe Cool yabadde bweti, abayimbi 20 abasinze okukola obulungi mu 2018.
1-Fik Fameika-My property, Tonsukuma,Born to win,mafia,sconto
2-Fefe Busi-Who is Who, Dada
3-Vip jemo- Shamim, Nakikute
4-Gravity -Embuzi zakutudde, Ampalana
5-Sheebah karungi-Wankona, Mummy yo,Bera nange,
6-Fille -Sabula ,Love again
7-Spice-Ndi mu love, Best friend
8-Daddy Andree-You &me , Now now
9-Ykee Bender-Amina, Onabayo
10-Kalipha Aganaga-Katono, Kiboko
11-Vinka-Chips na ketchup,Omukwano gwo
12-John blaq-Tukwatagane, Sweet love
13-Voltage music-Byafayo, Killa migino
14-Winne Nwagi -Fire dancer, Matala
15-Eddy Kenzo -Pull up, The heat
16-Apass-Didada, Guliwano
17-Jose Chameleon-Champion,Mateka
18-Bebe Cool-want it,up&whine,I do,Wasibuka
19-Geosteady-I’m into you,Wakikyenga
20-King Saha-Biri Biri, Very well
SINGLE HITS
1-Chosen Becky-Bankuza
2-Irene Ntale-Gukuba
3-Lydia Jazmine-You and me
4-Rema-Sili muyembe
5-Allan Toniks -Romance
6-Hitnature-Twazikoze
7-Levixon-Turn the replay
8-Bobi wine-Kyalenga