Mariam Kirumira
Mariam Kirumira

Wadde eyali aduumira Poliisi y’e Buyende Muhammad Kirumira akyali mu kaduukulu ka Poliisi e Nalufenya, ku misango egimuvunanibwa omuli okulya enguzi, okufuna ssente mu lukujukuju n’okutambuza emirimu gye mu ngeri emenya amateeka, nate mukyala we Mariam Kirumira awanjagidde Poliisi okutta bba, basobole okuzza baana n’okutambuza maka.

Muhammad Kirumira
Muhammad Kirumira

Mariam Kirumira agamba nti bingi ebibuuza mu maka bukya bba akwatibwa omuli n’omwana omulenzi gwe yazadde olunnaku olw’eggulo mu ddwaliro e Rubaga okulaba ku kitaawe.
Mariam awanjagidde ekitongole ekya Poliisi, okutekawo embeera eyinza okuyamba bba okuyimbula, asobole okuddamu okutambuza emirimu, gyatekeddwa okukola nga ssemaka.