Lydia Jazmine
Lydia Jazmine
Omuyimbi Lydia Jazmine ayongedde okulaga nti ye asobola okusikiriza buli musajja mu nsonga z’omukisenge.
Jazmine y’omu ku bayimbi abato abasobodde okuyimirizaawo ekisaawe ky’okuyimba era alina ennyimba mpitirivu nnyo Same Way, Nkubanja, Omuntu, Guno Omukwano n’endala.
Lydia Jazmine
Lydia Jazmine

Mu mbeera eyo, Jazmine asobodde okweyambisa omukutu ogwa Instagram okulaga eswaga mu luyimba lwe “Masuuka” era ka vidiyo ke kasobodde okusikiriza abasajja bangi nnyo okutandiika okuyimba oluyimba lwe.