Bya Zainab Ali

Ebitongole ebikuuma ddembe omuli Poliisi n’amaggye batevuunya nga munyeera mu Kampala okutangira abasuubuzi okwekalakaasa olw’ebizimbe ebimu okugalwawo.

Ebizimbe ebigaddwa kuliko Qualicel bus terminal, Nakasero Complex n’ebirala.

Ekigambibwa obutakaanya ku bwa nnanyini y’emu ku nsonga lwaki bigaddwa, ekitabudde.

Mu kiseera kino Poliisi n’amaggye bayiriddwa okutangira ebiyinza okudirira.

Lindirira ebisingawo