Yinki 10 ya Diamond ekyamudde Zuchu

Omuyimbi Diamond Platnumz ayongedde okulaga nti ddala alina omukwano ategeera kye bayita okulya obulamu.
Okusinzira ku Vidiyo eziri mu kutambula Diamond alaze nti ddala ali mu laavu n’omuyimbi Zuchu era tewali kubusabuusa.
Vidiyo eraga nti Diamond yatadde ssente okutekateeka akabaga k’amazaalibwa (Birthday) ya Zachu.
Ku Birthday, Zuchu ayongedde okulaga nti ddala Diamond musajja mu basajja era ddala omusajja alina laavu.

Vidiyo!

Mu East Africa, Diamond Platnumz ayongedde okukola obulungi omulimu nga mu Uganda, yazaala mu Zari Hassan abaana 2, mu ggwanga lya Kenya, Tanasha Donna yamuzaalira omwana, Hamisa Mobetto owa Tanzania yamuzaalira omwana.
Mu kiseera kino alina Zachu eyayiimba akayimba ‘Sukari’.

Vidiyo!

Yinki 10 ya Diamond ekyamudde Zuchu

Ebirala ebifa mu ggwanga – https://www.youtube.com/watch?v=faaktnsgW2Y