Omuyimbi Aziz Azion ayongedde okulaga nti ddala ali mu laavu ne kyana kiwala Nana Weber.
Aziz y’omu ku bayimbi abalina ennyimba z’omukwano ezikwatiridde ekisaawe ky’okuyimba.
Ezimu ku nnyimba kuliko Nkumira Omukwano, Oli Omu, Sweeta Wakati, Pain Killer, Oxygen, Beera Nange, Birungo n’endala.
Ng’omuntu omulala yenna, Aziz naye muntu era naye alina omukwano nga y’emu ku nsonga lwaki ategeera ensonga ezitambuza laavu mu nnyimba ze.

Wiiki ewedde, vidiyo yafuluma nga Nana Weber afunzizza Aziz Azion era yasobola okunywegera Aziz mu vidiyo okulaga nti ddala ali mu laavu era ye musajja yekka mu kiseera kino alina okulya ebintu.

Vidiyo!

Oluvanyuma lwa vidiyo okutambula ku mikutu migatta bantu, olunnaku olwaleero, tukuletedde ebifaananyi nga Aziz ayongedde okulaga nti Nana Weber ddala y’omu ku bakyala abalina okumira ku waya ye.
Kigambibwa Aziz y’omu ku basajja abalina ‘Omuggo gwa Musa’ yinki 10 nga y’emu ku nsonga lwaki Nana Weber alemeddeko okweyongera okulya ebintu n’okwefuga omusajja ku bakyala abalala.

Aziz ali mu laavu

Abamu ku bali mu kisaawe ky’okuyimba, bagamba nti Aziz y’omu ku basajja abategeera omukwano era y’emu ku nsonga lwaki kimwanguyira okufuna abakyala kuba alina ebigambo ebisaba omukwano.

Omwana agimuwadde yonna

Laba omukwano.

Kino kye bayita omukwano

Ebirala ebifa mu ggwanga – https://www.youtube.com/watch?v=swbD5hycS4Q